Omukwano

Omukwano 歌词

流派Pop
时长6:28
原文语言LG
浏览量2.3K
歌词坐标

原文歌词

LG
暂时没有翻译,当前显示原文歌词。
18
Ah, eh Munange munange oli mukwano gwange Nkwagala nyo, byo nkolede sibitono Ndikudizawo ntya? Omanye nti bambi byonkolera Mbisiima Ddala bambi Omukwano gwaffe bambi Tegusobola nze kuntama Amaziima omukwano gwaffe bambi Tegusobola nze kunyiwa Oh, oh Nalinabivako nze E'byo mukwano nga bya neema Wadde ogyukira enganda Nze nga zantama Sseebo Nabagyevuma bangi, nagyo emikwano kazaalwabulwa Nti butwa Ddala bambi Omukwano gwaffe bambi Tegusobola nze kuntama Amaziima omukwano gwaffe bambi Tegusobola nze kunyiwa Oh, oh Oh, oh Luno Oluyimba lwo Nze kuwadde ke kasiimo O'lwe Kiisa ekingi Munange yeah, yeah Nze Kye kyamponya ettiima Ddala bambi Omukwano gwaffe bambi Tegusobola nze kuntama Amaziima omukwano gwaffe bambi Tegusobola nze kunyiwa Ddala bambi Omukwano gwaffe bambi Tegusobola nze kuntama Amaziima omukwano gwaffe bambi Tegusobola nze kunyiwa Ddala bambi Omukwano gwaffe bambi Tegusobola nze kuntama Amaziima omukwano gwaffe bambi Tegusobola nze kunyiwa Ddala bambi Omukwano gwaffe bambi Tegusobola nze kuntama Amaziima omukwano gwaffe bambi Tegusobola nze kunyiwa