歌词坐标
KEA原文歌词
暂时没有翻译,当前显示原文歌词。
Kyino, kyino
Kyino kyendiko sikyangu
S'agala kukulumya bambi
Kale saagal'okaabe
Njagal'omanye
Nti okwagalana kwaffe
Kuwedewo nze ngenda
Nafunayo ey'omulala
Yebeerer'eyo mukyaalo
Oli yantwaala omwoyo
Kangende, ndeme kkumalira biseera
Mala gansonyiwa
Kasita nkubuulidd'ensonga
Ffuna y'omubeezi omulala
Nsazeewo kati bambi ngenda
Kangende, ndeme kkumalira biseera
Kangende, mbeere n'oyo eyatwaala omutima gwange
Gw'ate kinyamba kki okuba ffembi
Ng'ate omwooyo bweguluma
Gulumir'oli gulumir'oyo munakyaalo
Neyagalir'oyo njagal'oyo munakyaalo
Ngende mbeere n'oyo nze
Alin'empisa ng'ate
Mukkakamu tayagala bayomba
Nze mmussanira nzekka
Ob'omutonzi asazeewo mbeere n'oyo
Munakyaalo
Akwaata kiddima ng'ate
Akokya nkko ku bikokyo
Amanyi n'engero esonge
Kangende, ndeme kkumalira biseera
Kangende, mbeere n'oyo eyatwala omutima gwange
Gw'ate kinyamba kki okuba ffembi
Ng'ate omwooyo bweguluma
Gulumir'oli gulumir'oyo munakyaalo
Neyagalir'oyo njagal'oyo munakyaalo
Ngende mbeere n'oyo nze
Alin'empisa ng'ate
Mukkakamu tayagala bayomba
Nze mmussanira nzekka
Ob'omutonzi asazeewo mbeere n'oyo
Munakyaalo
Akwaata kiddima ng'ate
Akokya kko ku bikokyo
Amanyi n'engero esonge
Kangende, ndeme kkumalira biseera
Kangende, mbeere n'oyo eyatwala omutima gwange
Gw'ate kinyamba kki okuba ffembi
Ng'ate omwooyo bweguluma
Gulumir'oli gulumir'oyo munakyaalo
Neyagalir'oyo njagal'oyo munakyaalo





