Tweyagale

Tweyagale 歌詞

ジャンルPop
時間3:35
原文言語RW
閲覧数7K
歌詞座標

原文歌詞

RW
翻訳はまだありません。原文を表示しています。
18
Nze eno ensi tenemazaamu Dunia tenemazaamu Tenkozesa bintu bikyaamu Seguya mwanadamu Kuba abamu muli bakyaamu Eh muli bakyaamu Nze ndiwo kubeera nice Bw’oyagala ka opportunity nkuwe ka chance Wannunga olinga alina chai Ow’amata nga kuliko n’amajaani Waliwo abancunya mu biri ebizibu Na baagala ngwe nve mu mirimu Buh still right now am toppin’ Wamma tubbaale, wamma Wamma tubbaale, tweyagale Wamma tubbaale, wamma Wamma tubbaale, tweyagale Wamma tubbaale, wamma Wamma tubbaale, tweyagale Kuba kati yeffe abaliko Yeffe value yeffe symbol No matter oba ndi single One day ngya kubeera double Ah wah mi do lemme do let’s do Signal kyusa zikube mu nju If yah nuh ready onayita mmanju Bali tubaleke badde mu juuju Ffe tulye mboona, nsugga na nsujju Tukube verse nga ziri mu bire Fata mwanamuwala bboyi tuvimbe Wamma tubbaale, wamma Wamma tubbaale, tweyagale Wamma tubbaale, wamma Wamma tubbaale, tweyagale Wamma tubbaale, wamma Wamma tubbaale, tweyagale Mr Deejay Ono atamidde Kyakalamu, kyakala Kyakalamu, kyakala Kyakalamu, kyakala Kyakalamu, ah! No matter wagwan respect dea Nkwagala nnyo era saagala akuzoleya Tugatta bingi kushoto na kulia Steady, steady Steady, we are ready Steady, steady Steady, we are ready Nze eno ensi tenemazaamu Tenkozesa bintu bikyaamu Vva ku mwanadamu Abamu bakyaamu Ah wah mi do lemme do let’s do Signal kyusa zikube mu nju If yah nuh ready onayita mmanju Bali tubaleke badde mu juuju Ffe tulye mboona, nsugga na nsujju Tukube verse nga ziri mu bire Fata mwanamuwala bboyi tuvimbe Wamma tubbaale, wamma Wamma tubbaale, tweyagale Wamma tubbaale, wamma Wamma tubbaale, tweyagale Kenzo Steyn Why are you sober?